Mama Frog yaguuze televizoni empya. Enkadde yamenyeka. Kierie ne Kriekie bazanyira mu boxi enkalu. Edaakiika emu boxi elinga lubalaza, ate bwemala nefuuka empuku elimu enzikiza. Oluvanyuma boxi efuuka nyumba.
Creation date: 2014-03-27
17 Pages
Also on Mobile